Clear Lyrics by Rema Namakula

Posted on January 09, 2020
By Dj Sadam
  • Share story:
2,816 Views

Lyrics

Ma baby boo
You and I

Amaanyi mpulira mangi eno
N’essanyu linzita lingi nnyo
Obunafu ne mu maanyi
Ne mu kweraliikirira
I will love you so
Omutima buli lwe gutujja
Buli lwe gukoona, gukoonera eyo
Obwongo buli lwe ndowooza
Buli lwe budduka, butuukira eyo
Ekirooto kyange kyatuuka
I’ll always be there for you
Ngya kulabirira ekigwanidde everyday

Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okkirizza
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita anjagala okkirizza

Ono mbala
Ono lugoye lwa kwambala
Y’abasinga e Kampala
Simuwaana buwaanyi yasukkawo
When I want to go gye ndaga
Simulekangawo alinga kawoowo
Ye daddy ye papa
Muyita m’amannya agamusaana
Baby gwe full dose
Ekimuli kya Roza ku mmeeza
Hmm ate gwe fireman
Omuliro bwe gukwata onzikakkanya

Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okkirizza
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear, ooh oh
Kasita anjagala okkirizza

Eno mbaga, eno mbaga
Nze naawe tuli mbaga
Eno mbaga, eno mbaga
Nze naawe tuli mbaga
Eno mbaga, eno mbaga
Nze naawe tuli mbaga
Eno mbaga, eno mbaga
Nze naawe tuli mbaga
Ekirooto kyange kyatuuka
I’ll always be there for you
Ngya kulabirira ekigwanidde everyday

Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okkiriza
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita anjagala okkiriza x 3

When I want to go gye ndaga
Simulekangawo alinga kawoowo
Ye daddy ye papa
Muyita m’amannya agamusaana

Andre on the beat

Clear (Download Mp3) - Rema Namakula

-->