Jangu Lyrics - Winnie Nwagi

Posted on January 25, 2020
By Sean Musa Carter
  • Share story:
5,382 Views

Lyrics

Download Jangu Mp3 by Winnie Nwagi:

Jangu - Winnie Nwagi

Read Jangu Lyrics by Winnie Nwagi Below:

Intro:

Fire baby…
Yeggwe mukwano sikuleka ndayira
Swangz avenue (a a a andre on the beat)

Verse 1:

Omukwano gw’ono gunkuba nga mwenge eh
Gukutula n’enyingo gutomeeza nebisenge eh
Am too addicted to him alinga sente eh
Taliko na expiry date
Buli kaseera njagala mbe bwenti
Jangu a little bit closer beibe
Sembera (aaah) wameza n’ekyejjo

Chorus:

Sijja kuba eno( ooh)
Njagala kuba eyo (aah)
Nteka eyo (ooh)
Awo (aah)
Sijja kuba eno( ooh)
Njagala kuba eyo (aah)
Nteka eyo (ooh)
Awo (aah)

Verse 2:

If yo di president am yo first lady (ma love)
If yo di king mi ya be yo beauty queen love (ma love)
Ma baby u mi composer (composer)
Inna di music u di composer (composer)
In a melody be di controller (controller)
Yeggwe piano yegwe string guitar aah

Jangu a little bit closer beibe
Sembera aah wameza n’ekyejjo

Chorus:

Sijja kuba eno( ooh)
Njagala kuba eyo (aah)
Nteka eyo (ooh)
Awo (aah)
Sijja kuba eno( ooh)
Njagala kuba eyo (aah)
Nteka eyo (ooh)
Awo (aah)

Verse 3:

Guno omukwano ngufiirako ndayira
Yeggwe mukwano sikuleka ndayira
Ono wange simuleka ndayira
Ono wange yansanira
Guno omukwano ngufirako ndayira
Ono wange simuleka ndayira
Ndayidde simuleka ndayira, ndayiraaaa

Omukwano gw’ono gunkuba nga mwenge eh
gukutula n’enyingo gutomeeza nebisenge eh
am too addicted to him alinga sente eh
taliko na expiry date
buli kaseera njagala mbe bwenti
jangu a little bit closer beibe
sembera (aaah) wameza n’ekyejjo

Chorus:

Sijja kuba eno( ooh)
Njagala kuba eyo (aah)
Nteka eyo (ooh)
Awo (aah)
Sijja kuba eno( ooh)
Njagala kuba eyo (aah)
Nteka eyo (ooh)
Awo (aah)

END

Watch Jangu Video Below:

-->