Amattu Magule Lyrics by B2C & Bebe Cool

Posted on October 13, 2019
By Dj Sadam
  • Share story:
3,664 Views

Lyrics

Bebe Cool
Abangi boogera bigambo 
Naye tebindidde bwongo 
Kati nemedde mu mulyango
Emmere togireka mu miziŋŋoonyo
Anything you want and more 
You can have it right away 
Now I give you this bouquet
You can keep it keep it from today 
Kano akabanga kako 
Ndi lubiri lwo otudde ku Namulondo yo
Eno laavu yiyo 
Ndi mmere yo ombega n’olyako ekiro

Mr. Lee & Bebe Cool
Amatu maggule eeh 
Saba ky’oyoya nkikuwe 
Laavu nkwongere eeh 
Saba ky’oyoya, ky’oyoya
Amatu maggule eeh 
Saba ky’oyoya nkikuwe 
Laavu nkwongere eeh 
Saba ky’oyoya, ky’oyoya

Julio & Bobby Lash
Saba biscuit 
Saba chocolate 
Saba pizza
Akatogo byonna mpulira
Saba Versace 
Saba Gucci 
Saba Bata
Louis Vuitton binkolera 
Sha! Amatu nganzibye eh 
Ke nkulabyeko ka ngaggule eh
Bano bagamba bye mbala bya bbule eh 
Bakakase mazima okyatule eh 
Nze neetegese okubaawo w’onjagalira wonna 
Era okimanye ndi wuwo wuwo wuwo wuwo nzenna

Binyuma, binyuma, binyuma 
Binyuma nzina naawe
Binyuma, binyuma, binyuma 
Binyuma ozina nange

Mr. Lee & Bobby Lash
Saba ky’oyagala nkuwe
Laavu yo ndeeta tuleera 
Ssente zo nakolamu 
Njagala ozirye osike nga mulalu 
Olaba olujja okuwaana 
Tayomba ayogera mu kaama 
N’anyiiga nnyo n’okutaama 
Like an angel talina waakyama 
My girl, am the Bad King Ragga
Don’t confuse me with Bad dem saga
Abo baleke nno balina amalala 
One man standing yenze Kabaka 
My woman
When I open and close my eyes I see you 
My woman 
You mi life mi no lying my property my angel

Binyuma, binyuma, binyuma 
Binyuma nzina naawe
Binyuma, binyuma, binyuma 
Binyuma ozina nange

Bebe Cool
Lemme sing this one 
All I have is you my girl you the only one 
I wanna get a trip then two to get a lunch 
For your love I’ll die in paradise

Amattu Magule Bebe Cool X B2C MP3

-->