Ebyalagirwa Lyrics by John Blaq

Posted on Oct 13, 2019
By Dj Sadam
  • Like us on Facebook:
  •      
2,335 Views

Lyrics

Njagala kumanya oba oli fine
It's fine oba oli fine
Njagala kumanya oba oli fine
Kuba natera kulinya train(Aya basi)

Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby

Bali obugero balibera bagera
N'gatugenda mumaso
Bali Obutabo balibera basoma
N'gatugenda mumaso

Yanguwa nze sagaala osubwe flight
Nze sagaala osubwe flight
Kisipi nweza bambi beera nice
Eyo jogenda bera nice

Babi abatunuza omukwano mumateka
Abatunda omukwano  nze mbateka
Babi abatunuza omukwano mumateka
Abatunda omukwano  nze mbateka

Say love ya bulyomu
Love ya buli buli bulyomu
Era nze akuli buliwamu
Era yegwe andi buliwamu

Omize n'amangota
Kikopo kyange mwatu kyenkoloboza (Yeah)
Ah gwe leka nkutolose
Batemu bemitima kankutolose (Yeah)

Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby

Bali obugero balibera bagera
N'gatugenda mumaso
Bali Obutabo balibera basoma
N'gatugenda mumaso

Bwotuka munju wali waliwo akalesu
Kesibe mubugumu nti sirina ka AC
njiyenyo o'kukufunira ekisinga
Njiyenyo ok'kukumalako stress

Yeah bibala byo baby b'webyengera
Gwe just kuba 911
Omutima gwo baby nga gwatika
You press this phone and call my phone

Siri kyuka nga nawolovu
Nkugambye sirifuka
Mukwano mumasuka kiss, kiss
Kiss kiss love tugisesamu

Nga akapya yenze anotinga
N'endownloadinga
Nga akapya yenze anotinga
n'eka updatinga

Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby

Bali obugero balibera bagera
N'gatugenda mumaso
Bali Obutabo balibera basoma
N'gatugenda mumaso

Gwe nsonga gwe nsonga lwaki nekyanga 
Oyimba yimba yimba gwe nsonga
Lwaki kano akayimba yegwe
Nsonga I yeah

Omiza n'amangota kikopo kyange mwattu kye
Nkolobaza yeah ah gwe leka nkutolose
Batemu bemitima kankutolose
Yeah

Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh ma bae oh ma baby

Bali obugero balibera bagera
N'gatugenda mumaso
Bali Obutabo balibera basoma
N'gatugenda mumaso

Ebyalagirwa - John Blaq Download Mp3

Install Blizz Uganda App and get news straight to your phone Click here to install


Related Stories

Loading...

NEWLY ADDED SONGS

Tugende Mu Church Remix
Tugende Mu Church Remix
Daddy Andre Ft. Levixone

576 plays | 768 Downloads

Yanukula
Yanukula
Kemi Sera

280 plays | 213 Downloads

Lo Fit
Lo Fit
Azawi

303 plays | 219 Downloads

Muggule Amabbala
Muggule Amabbala
Roden Y Kabako

122 plays | 63 Downloads

Akalulu
Akalulu
Gravity Omutujju

151 plays | 109 Downloads

Billboard Kipande
Billboard Kipande
Nina Roz

149 plays | 113 Downloads

VIEW ALL

About usAdvertise with usContact usJobsPrivacy • Copyright ©Blizz Uganda 2020

X