Ndikuwaki Lyrics - Pallaso | Mp3 Download

Posted on January 13, 2020
By Sean Musa Carter
  • Share story:
16,813 Views

Lyrics

Read Ndikuwaki Lyrics by Pallaso Below:

eeh..eddie dee, kama ivan (eeh)

Ndikuwaki gw’eyampa obukumi ampisa mu bitomi yegwe sabalwanyi
Siliva woli gwe eyawandika olutambi lw'obulamu bwange byona gw’agera
Munange nga bwondaba ninga bwendi, silina suubi walala yegwe suubi
Teri kinanema mukama womba kumpi, eriiso lyo lirindaba yona jendiba
Abeekise mu makuubo ndibawangula, ndibawangula eeh
Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula eeh
Abeekise mu makuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
Enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula

Tumutendereze tutendereze omutonzi
Wentunula jonzijje eyo wansi mubikonge aah nina okukwebazanga
Newemberanga esuubi linzigwamu nzijukizanga nti plan zo zezisinga
Wenkusobyanga lamuza kiisa kyo tondeka kugwayo yade nga nemwa nyo

Munange nga bwondaba ninga bwendi, sirina suubi walala yegwe suubi
Teri kinanema mukama womba kumpi, eriiso lyo lirindaba yona jendiba
Abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula eeh
Enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula eeh
Abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
Enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula

Aaah nsembeza nteka kumpi mukama nsembeza

End

Download Ndikuwaki by Pallaso below:

Ndikuwaki - Pallaso

Watch the video below:

-->