Tell Me Lyrics by Fik Fameica

Posted on November 05, 2019
By Dj Sadam
  • Share story:
3,952 Views

Lyrics

Baur 
The freshest figure around town 
Fik Fameica 
Baur
Sabula

Tell me oyagala tulage wa?
Tell me oyagala tukome wa?
Tell me oyagala nkukwate wa?
Tell me gyal, tell me gyal
Tonight oyagale nkutwale wa?
Omukwano oyagala gukome wa?
Tell me bwe mba nkusumbuwa 
Ŋŋamba, tell me girl

Mbuuza twende sasa?
Oba tukome wano?
Omukwano nteeke mu kabbaasa?
Oba nkuteere wano?
Nkwate we nakwata luli?
Oba nkwate wano
Tell me what you want from me 
I swear kiggwera wano 
Never leave me baby 
Tonsanga n’ondeka wano
Life is hell to me 
lwotabeera wano
Co-come close mummy 
Nkusaba sembera wano 
Mubiri ku mubiri
Nyeenyaamu katonotono 
Onjagala biri biri?
Oba onjagala bino bino?
Laavu ya bano bicupuli 
Labayo ndeese my original, yeah
I’ll take a bus, take a boda, take a plane 
Just to meet you my babe 
I love you njagala manye oba naawe bwotyo
Babe

Talk to me
Talk to me babe 
Talk to me
Talk to me girl
Sirina ssente nnyingi ŋŋamba
Talk to me
Talk to me babe 
Nnyamba waakiri ŋŋamba your number
Talk to me
Aah ah tell me waguan 
Tell me where I buy
Shopping tugikole China oba Japan?
Tugende Jamaica oba London?
Tell me nkutwale mu disco oba mu movie?
Babe, this love is heavy yeah 
I’ll take a bus, take a boda, take a plane 
Just to meet you my babe 
I love you njagala manye oba naawe bwotyo
Babe

Talk to me
Talk to me babe 
Talk to me
Talk to me girl
Sirina ssente nnyingi ŋŋamba
Talk to me
Talk to me babe 
Nnyamba waakiri ŋŋamba your number
Talk to me, yeah 
I’ll take a bus, take a boda, take a plane 
Just to meet you my babe 
I love you njagala manye oba naawe bwotyo
Babe, Fresh 
Ky’osaba kye nkuwa 
Buli lunaku nsaba edduwa
Alikuddako ndimuggya wa?
Ndituuka wa ndibeera wa babe?
Nze eby’okulimba byannema 
Nedda maama yaŋŋema 
Mponya okuswala byantama 
Ndi mu nkuba eno seggama 
Okay fine babe
Laavu endeeta daily 
Wootali mbeera highly
Omanyi mbasinga styling 
Promise me nti wendi weewo
Lubeerera laavu yaffe teriggwaawo, oh gal 
Empaka bw’erirwawo 
Bano abayaaye ba city tebaakulyewo?

Kkiriza nkutwale ku Fresh Gang 
Fresh Gang, tebagyeŋŋanga 
You know how we do it

Tell Me - Fik Fameica (Mp3 Download)

-->