Sembera lyrics by Irene Ntale

Posted on September 08, 2019
By Editor
  • Share story:
3,398 Views

Lyrics

Intro:
Boy come closer,
You know that i need you
Our love is forever
It will never melt away
Boy come Closer,
You Know that i need you
Me and You together
Every step of the way
Eehhh

Verse 1.
Sembera funa ne’wotuula
Bino silidamu kubyogela
Nkwagala nyo okuva kunsi
Paka ku mwezi, nokukomawo..
Bwoba nga onjagala ndiwamukisa
Nekibuno omu yakayitawo…
Yena akusumbuwa amala bissela bye
Dear mugambe nti yakelewa..

Bridge:
Gwe olinga calendar nze lwesikulaba
Teli lunaku lwemanya
Omasamasa nga zaabu,
Nga amayinja go’mayanja
Nze nsimbi zembala…
Eeh

Chorus:
Sembera aahhh owomukwano
Sembera nga sinaba kusanuka
Sembera ahaaa owomukwano
sembera nga sinaba kusanuka.

Verse 2.
Nkunonyeza teli wesituuse
Naye tebakutundayo mubutale…
Nenebuzako nekumikwano gyo
Kyona kyoyagala nemisale…
Njakutuyana, Njakuyiiya,
Njakukola kyensobola
Byona era mbikole

Bridge:
Bby olinga kalendar nze lwezikulaba teli lunaku lwemanya Omasamasa nga zaabu Nga amayinja go’mayanja ensimbi ze’mbala
Eehhh

Chorus

Verse 3:
Ehhhh Zibula amatu go wulira
Amaziga agayiika nga nkukabila..
Bwemba nasobya,
Sonyiwa ebibi silidamu kubikola..
No’mutima gwaguma dda
Gundi wamu tegulidamu kumenyeka…

Bridge Again.

Chorus Again.

Boy come closer,
You know that i need yah
Our Love is forever,
it will never melt away
Boy come closer
You know that i need yah
Me and you together
Every step of the way.×2

Outro: (Spoken)
Ohhhh Sembera
Sembera owo’mukwano

-->