Muko Lyrics by Fik Fameica

Posted on February 04, 2020
By Dj Sadam
  • Share story:
5,035 Views

Lyrics

Iyeeye, yeeye iyeeye
Freshest nigga around town
Iyeeye, yeeye iyeeye
Oh my God
Bomba made my beat

Mwa mwa mwa…

Kyana bulijjo gwe mpaana…na
She’s sweet like banana
Nze n’ono twesaana…na
Nga banana
Perfect size
Perfect choice
Perfect place
Perfect time
Nze maliridde leero nsazeewo
Bakumpe nkutwale mu butongole
Obulungi bw’oliko sijja kulwawo
Omuko enkoko ne bw’antuma enkongole
From anther to stigma
Like pollen grains leero tukukima
Ago amaaso agaaka nga sitima
Bwe watunula watwala mutima
Shawtey wabuna
Nafuna gwe babe nafuna
Girl, I promise I’ll never make you cry
Walaayi
Forever and ever you and I

Muko, muko, muko njagala mwannyoko
Mwannyoko
Muko, muko, muko nsaba ompe mwannyoko
Mwannyoko
Abalungi ntoko, ntoko, ntoko nasiima mwannyoko
Mwannyoko
Muko, muko, muko nsaba ompe mwannyoko
Mwa- mwa- mwa…
Iyeeye ye yeeye iyeeye, ye ye
Iyeeye ye yeeye iyeeye
Yeeye gwe namatidde
Y’oyo yo y’ono y’ono, y’ono
Y’oyo, yo y’ono y’ono
Fresh Bwoy

Bitaala byatutadde mpa kimu ka bike
Gwe amanyi obizannya canga canga dice
Onyumisa amapenzi my sweet pepsi
Engatto nanyumye nkataddemu siringisi
Nze njagala tupe, tupe, tupepeye
Nze naawe tupe, tupe, tupepeye girl
Sifuddeeyo abageya bageye
Oba babimanya babimanye girl
Nze ndi mu rukundo
Nkooye ebya kawundo kakubye window
Ndi mu rukundo
Nkooye ebya kawundo kakubye window
Nze maliridde leero nsazeewo
Bakumpe nkutwale mu butongole
Obulungi bw’oliko sijja kulwawo
Omuko enkoko ne bw’antuma enkongole
From anther to stigma
Like pollen grains leero tukukima

Muko, muko, muko njagala mwannyoko
Mwannyoko
Muko, muko, muko nsaba ompe mwannyoko
Mwannyoko
Abalungi ntoko, ntoko, ntoko nasiima mwannyoko
Mwannyoko
Muko, muko, muko nsaba ompe mwannyoko
Mwa- mwa- mwa…
Iyeeye ye yeeye iyeeye, ye ye
Iyeeye ye yeeye iyeeye
Yeeye gwe namatidde
Y’oyo yo y’ono y’ono, y’ono
Y’oyo, yo y’ono y’ono

Perfect size
Perfect choice
Perfect place
Perfect time
You know how we do it
Freshest nigga around town

Download Mp3 ----> Muko by Fik Fameica

Kyonna kye waakabuuza teekawo coma
Kye mpulira kyali tekirikoma
Nali manyi omukwano tebagusoma
Muko sister wo alabika yansoma
Ndi mu rukundo
Nkooye ebya kawundo kakubye window
Ndi mu rukundo
Nkooye ebya kawundo kakubye window
Njagala tupe, tupe, tupepeye
Naawe tupe, tupe, tupepeye girl
Sifuddeeyo abageya bageye
Oba babimanya babimanye girl

Muko, muko, muko njagala mwannyoko
Mwannyoko mufa nnyo
Muko, muko, muko nsaba ompe mwannyoko
Mwannyoko mukunda
Abalungi ntoko, ntoko, ntoko nasiima mwannyoko
Mwannyoko (y’antegeera)
Muko, muko, muko nsaba ompe mwannyoko
(Omwana agumira embeera)
Nfukamidde mwannyoko
(Nnyamba)
Nsaba ompe mwannyoko
Nsaba ompe mwannyoko
Muko nsaba ompe mwannyoko
Mwa- mwa- mwa…
Iyeeye ye yeeye iyeeye, ye ye
Y’ono Fresh girl
Iyeeye ye yeeye iyeeye
Y’oyo yo y’ono y’ono, y’ono Fresh girl
Y’oyo, yo y’ono y’ono, y’ono Fresh girl

 

-->