Download Nekwataako Mp3 Audio by John Blaq Below:
Nekwataako - John Blaq
Intro:
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta, Kataaha
Lupita, Kadaga, Fabiola
Daniella, Gashumba, Byanyima
Am confused,
Wani
Chorus:
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe?
Nekwataako
Okiraba otya nga nkututteko eyo mu bazungu?
Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako
Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka?
Kati nekwataako
Verse 1:
Nze omulwanyi wo
Era mukwano gwo omusumba wo
Yenze gw’akubira ku bigaanye
Nze gw’asoosa ne ku mwanjo
You know saagala kunyiiza
Era saagala munyiiza
Saagala kuwulira nga bamuvunza
Ebitimbe balitimba
Ebizimbe balisiiga
Nti omwana ayagadde munno
Kati neetonda
Eri abo be nasooka okwagala
Ne nkyawa mwenna
Nabakyawa, olw’okuba nafunye
Gwe nalinga noonya
Yeah yeah yeah
Chorus:
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe?
Nekwataako
Okiraba otya nga nkututteko eyo mu bazungu?
Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako
Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka?
Kati nekwataako
Verse 2:
Akaloboozi ko kali nice
Wetegeereze markinga you’re right
Omukwano gwo guli fine
Nkwetegereza ninga ali ku terefayina
Nze siganye olinayo daddy
Yakugaana obulenzi bu local local
Oba osobola mugambe daddy
Omutima gwo gw’asiimye n’ogwa bwa-bwa-bwoy
Mu birowoozo
Ne mu musaayi mugambe nti yenze alimu
Mu birowoozo
Ne mu butambi mugambe yenze gw’olaba, babe
Chorus:
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe?
Nekwataako
Okiraba otya nga nkututteko eyo mu bazungu?
Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako
Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka?
Kati nekwataako
Hook:
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta, Kataaha
Lupita, Kadaga, Fabiola
Daniella, Gashumba, Byanyima
Am confused
Chorus:
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe?
Nekwataako
Okiraba otya nga nkututteko eyo mu bazungu?
Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako
Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka?
Kati nekwataako
Outro:
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta, Kataaha
Lupita, Kadaga, Fabiola
Daniella, Gashumba, Byanyima
Am confused
Watch the video below: