Sure Lyrics – Vinka

Vinka signed by Sony Music

Download Sure Mp3 Audio below:

https://blizmusic.com/vinka-sure-mp3-download/

Read Sure Lyrics by Vinka Below:

Intro:
You’re romant romantic
(Vinka)
Fanta Fantastic
(Haha..)
(Swangz Avenue)

Verse 1:
Oli kibiriiti
Wakoleeza mutima
Ndi ku maviivi
Omukwano gwokya
Nga kayembe
Wankubisa butida
Let me bow to the riddim
Okyakala nyo
Ne mama Rhoda
Baby osiiba mu kikuubo akasana kaaka
Ndi ku maviivi
Omukwano gwokya
Komawo ombulire
Oba sente ononya
Wano mu bikunta gyendi
Waliwo ekibuuza
Oba ononsalako gyendi?
City boy pon di beat
Girl them feel it?

Chorus:
Kimanye ogudde ku sure
Komya okunonya
Baby ogudde ku sure
Oli ku sure, sure, sure
Oli ku sure
Komya okunonya
Kimanye ogudde ku sure
Komya okunonya
Baby ogudde ku sure
Oli ku sure, sure, sure
Oli ku sure

Verse 2:
Nakuyiseeko jjo
Nabadde nkwesunga
Nenkuteeka ku minzani
Dear kimanye nti ebipimo byawera
Jjangu onkoleko ka masaagi
You’re romant romantic
Fan, you’re fantastic
Yeh, a party mood reporting
Tuyiteko ku ssomero
Tufune coaching
Gwe wagamba onyumirwa ba portable size
Laba nasalamu ku weight
Yeh
Baby nafuuka portable size

Chorus:
Kimanye ogudde ku sure
Komya okunonya
Baby ogudde ku sure
Oli ku sure, sure, sure
Oli ku sure
Komya okunonya
Kimanye ogudde ku sure
Komya okunonya
Baby ogudde ku sure
Oli ku sure, sure, sure
Oli ku sure

Bridge:
Gwe wagamba onyumirwa ba portable size
Laba nasalamu ku weight
Yeh
Baby nafuuka portable size
Wano mu bikunta gyendi
Waliwo ekibuuza
Oba ononsalako gyendi?
City boy baby beat
Girl them feel it?

Chorus:
Kimanye ogudde ku sure
Komya okunonya
Baby ogudde ku sure
Oli ku sure, sure, sure
Oli ku sure
Komya okunonya
Kimanye ogudde ku sure
Komya okunonya
Baby ogudde ku sure
Oli ku sure, sure, sure
Oli ku sure

Outro:
Yesse Oman Rafiki
Nessim pan the beat
City bwoy baby beat
Girl them feel it?

END

Watch Sure Video by Vinka below: