Bilungo Lyrics – Spice Diana

Posted on Sep 07, 2019
By Editor
  • Like us on Facebook:
  •      
372 Views

Lyrics

Read Bilungo lyrics by Spice Diana below:

Intro:
Boo oo oo
Aaa
Kalyonso mino kaba kajanjalo
If you didn’t know we know
Now you know we know
At this one a Ugandan Spice
Eno Beats ngolo ku mugongo
Yeah

Chorus:
Ndimu eBilungo (lungo x6)
Bwosiikisa Spice mpomesa enva
Njagala omanye
Kino okigambe banne n’emikwano gyo
Ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
Ndimu eBilungo (lungo x6)
Ngenda basabula mbameze amabango

Verse 1:
Ebilungo bingi wali wonna
Kankumette ragga wenna
Kankusiikesiike ompulire obuwoomi
Am the queen and the princess
The gate of Nantale
This one for you and dem
Am the girl dem boss
Am de diva dem class
Am de boss dem bitches dem more o piss
Kati bbo bakaluddemu
Simanyi na bakabaddemu
Kano akazanyo kakatandika naye bali mu ntamu
Kano kakubokya lwa mpaka
Olunyata lubajjewo
Mbakoomera nze mu mpalompalo
Ndimu sukaali mangada kalimawa kachungwa n’akatunda
Obuwoomi bungi wulira bwembuyimba

Chorus:
Ndimu eBilungo (lungo x6)
Bwosiikisa Spice mpomesa enva
Njagala omanye
Kino okigambe banne n’emikwano gyo
Ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
Ndimu eBilungo (lungo x6)
Ngenda basabula mbameze amabango

Verse 2:
Mbatambula mukwata budde
Kubakuba kizadde
Sirina budde bwa balwaddelwadde
Natondebwa kubachunya
Bigambo bya kubakunya
Ababitandise mugenda kwenenya
Mbilo mbilo mbilo mbilo
Mbilo mbilo mbilo mbilo
Paka nga bapoye
Dduka dduka dduka
Mbilo mbilo mbilo mbilo
Mbilo mbilo mbilo mbilo
Batandise okusiki ah
Ndimu omubisi n’omucuuzi
Wenkukubisa ojja kusiima
Bwonkamula n’obinywako
Wabula ojja kupinga
Bwentyo bwendi kale pure
No namujinga
Nze Spice nze mbasinga okufumba n’okuwooma

Chorus:
Ndimu eBilungo (lungo x6)
Bwosiikisa Spice mpomesa enva
Njagala omanye
Kino okigambe banne n’emikwano gyo
Ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
Ndimu eBilungo (lungo x6)
Ngenda basabula mbameze amabango

Verse 3:
Ka mbalunge
Ka mbalumbe
Ka mbawunze
Matatu mbakyange (true dat)
Ka mbafuuse
Ka mbasibe kandoya
Mbawumbe
Ka mbalabise
Ebirungo bingi wali wonna
Kankumette ragga wenna
Kankusiikesiike ompulire obuwoomi
Am the queen and the princess
The gate of Nantale
This one for you and dem

Chorus:

Ndimu eBilungo (lungo x6)
Bwosiikisa Spice mpomesa enva
Njagala omanye
Kino okigambe banne n’emikwano gyo
Ndimu ekiriisa munda n’akawoowo
Ndimu eBilungo (lungo x6)
Ngenda basabula mbameze amabango

Outro:

On ah this one a Star Gyal
Queen of future
Eno Beats ya man
Okikubye
Lubega Rodger ka boom
Ziza Bafana rata ta
Ba ba

END


Related Stories

Loading...

NEWLY ADDED SONGS

Dwell In My Heart
Dwell In My Heart
Chosen family

58 plays | 4 Downloads

My Soul Longs For You
My Soul Longs For You
Chosen family

68 plays | 5 Downloads

Corruption
Corruption
Jhavie Kash

74 plays | 107 Downloads

Fantasize
Fantasize
Ang3lina

75 plays | 38 Downloads

Balance (Remix)
Balance (Remix)
Karole Kasita ft. Ziza Bafana & Queen Bella

219 plays | 283 Downloads

Omweso
Omweso
Zuli Tums

175 plays | 137 Downloads

VIEW ALL

About usAdvertise with usContact usJobsPrivacy • Copyright ©Blizz Uganda 2020

X