Download: Beera Nange – Sheebah Karungi Free Mp3
Intro
Sheebah
Nessim
Queen Karma
TNS
Verse I:
Kye nva nkuyita baby, baby
Kubanga gyendi wakazalibwa
Atte nagenda ne nsangibwa
Nga simanyi ku nonoza bye s’alaba
Your love is unbelievable
Unstoppable, unconditional
Byona mbikola lw’akuba nga
Onkakasiza nti oli wange personal
Chorus:
Nkwagala bitasangika, bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa, bagambe beera nange
Nkwagala bitasangika, bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa, bagambe beera nange
Verse 2:
Mazima wandya obwongo
Mu bya laavu ndi zonto
Kye nva simanyi bya kokonyo
Si kuwanvuya, toli Ofwono Opondo
You’re the ringtone pon me fi phone call
Nkuwilira wala mu echo
Nga tuli babiri k’ab kavimbo
Nga Beyonce ne Jay Z mu Rambo
Bridge:
Luli gwe wali ongamba
Nkuwunyira bulungi nga Rose flower
Naye gwe mazzi ge naaba
Otukuuza bulungi ela si ku kyawa
Chorus:
Nkwagala bitasangika, bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa, bagambe beera nange
Nkwagala bitasangika, bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa, bagambe beera nange
Verse 3:
Sisisinkana nga muntu nga gwe
Mu binyonyi ku tale oli nyange
Ye kiki kyekiliba nkwesambe?
Sembera wano omutima gwe gwagadde
Sisi wrangle, sisi wrangle
Tukola love, tetukola misango
Ffa ku bigambo, action and both
Nkulaga mukwano, sikuba bulango
Bridge:
Luli gwe wali ongamba
Nkuwunyira bulungi nga Rose flower
Naye gwe mazzi ge naaba
Otukuuza bulungi ela si ku kyawa
Chorus
Nkwagala bitasangika, bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa, bagambe beera nange
Nkwagala bitasangika, bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa, bagambe beera nange.
End