Intro:
Aah,
Yampisa bubi nze ne mulekawo
Yasumagira nze ne mulagako
Eno Beats
Spice Diana
Chorus:
Wabula nasimattuka ex
Wabula nasimattuka ex
Bwe kuba kusimattuka
Nze nasimattuka nnyo
Nasimattuka ex*2
Verse 2:
Sirina na kwejjusa kwonna
Taliiwo naye obulamu bugonda
Yalinga nga yenyiizanyiiza
Nga yekyangakyanga
Nga yepankapanka
Yali alowooza mbu bwanagenda
Yali alowooza mbuno ngya kusemba
Kumbe kati ate obulamu buwooma
Taliiwo naye ate life ewooma nnyo
N’okwenda yali ng’ayenda
Ndaba nga yalinga ansembya
Yamala Katonda n’aleeta ensonga
Gwe, muleke oyo ffala
Chorus:
Wabula nasimattuka ex
Wabula nasimattuka ex
Bwe kuba kusimattuka
Nze nasimattuka nnyo
Nasimattuka ex*2
Verse 3:
Yabulako katono
Katono, katono, katono
Ansuule eddalu
Ng’ate omukwano gwe mutono
Mutono, mutono
Nga ndaba bya kilalu
Naye ono gwe nafuna tawaaza
Anjagala anti era tandaaza
Nsazeewo mutwale ewa Faaza
Atugatte, atugatte eeh
Sasa yivi tuko naye
Nsanzeewo ni shinaye
Sasa yivi tuko naye, naye, naye
Nsanzeewo ni shinaye
Sasa yivi tuko naye
Mirere na mirere ni naye, naye, naye
Chorus:
Wabula nasimattuka ex
Wabula nasimattuka ex
Bwe kuba kusimattuka
Nze nasimattuka nnyo
Nasimattuka ex*2
Verse 2 Again till End:
Sirina na kwejjusa kwonna
Taliiwo naye obulamu bugonda
Yalinga nga yenyiizanyiiza
Nga yekyangakyanga
Nga yepankapanka
Yali alowooza mbu bwanagenda
Yali alowooza mbuno ngya kusemba
Kumbe kati ate obulamu buwooma
Taliiwo naye ate life ewooma nnyo
N’okwenda yali ng’ayenda
Ndaba nga yalinga ansembya
Yamala Katonda n’aleeta ensonga
Gwe, muleke oyo ffala.
About us • Our Twitter • Contact us • Privacy • Copyright ©Blizz Uganda 2024