Situka Lyrics – Bobi Wine

Posted on Sep 07, 2019
By Editor
  • Like us on Facebook:
  •      
359 Views

Lyrics

Read Situka Lyrics by Bobi Wine Below:

Intro:

When the going gets tough

The tough must get going

Especially when leaders become misleaders

and mentors become tomentors

When freedom of expression

Becomes a target of suppression

Opposition becomes our position

Baass

Verse 1:
 

Omutima gumenyese

Naye nga kyemanyi munywanyi nawe gukmenyese

Abantu buli wo tunula bayongobedde

Bye basuubira nga byawukana

Ku bye balaaba

Ate abala bo ne ba byetamwa

Banyigirizibwa nebabulako

Gye baloopa babuuwe

Nga ne gye wandi badde

Oloopera nayo kibeela kizbu

Okufunayo obwenkanya

Nkugamba

Hook:

Tosigala wansi

Ensi wekusuula yimukawo mangu

Otambule

Kunsi teli kyangu

Lugendo luwanvu situka

Tugende mumaaso

Chorus:

Yimuka tutambuleeeee

Embeela emalamu amaanyi

Naye topowa tugende

Topowa tutambuleeeeee

Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka

Situka tutambuleeeeee

Embeela emalamu amanyi

Naye topowa tugende

Topowa tutambuleeeee

Amaziga g’okaaba gakaabe

Nga bwotambuulaaaa

Verse 2:

Emyaka jibadde minji

N’okunyigirizibwa

Nakwo era kubadde kunji.. Bboyi

Essuubi libadde lingi

Nga tussuubira oba embeela

Enakyukamu wakiri

Wabula nze kyenzudde

Enkyuka kyuka jo yoya

Kati eri mikono jo mwenyini

Kubanga oyo gw’olinamu

Essuubi naye mumazima essuubi yalitadde mugwe ssebo

Kale gwe buli w’onogwa yimuka

Ontambulirewo ebisooto

Obyekubileko mu kkubo

Kubanga buli w’onogwa

N’olaga nti ogwaamu amaanyi

Eno balabila ku gwe ssebo

Obugubi bwoyitamu bangi

Bwe bayitamu

Naye tumilza bwetutyo ne tumalako

Omuliro ogutwakilamu gukila

Gwetuyitamu

Gwe buli w’ogwa kuba kusituka

Chorus:

Yimuka tutambuleeeee

Embeela emalamu amaanyi

Naye topowa tugende

Topowa tutambuleeeeee

Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka

Yimuka tutambuleeeeee

Embeela emalamu amanyi

Naye topowa tugende

Topowa tutambuleeeee

Amaziga g’okaaba gakaabe

Nga bwotambuulaaaa

Verse 3:

Kati nzijukiza gwe eyebase

Nabuli eyekubagiza muganda

Wange Nkugamba situlilawo

Tulina omulimu omunene gwa

Kuziimba uganda eryesiimisa

Abo abaliddawo

Oba tosobola kudduka wakili

Ng’otambula oba tosobola

Kutambula wakili ng’oyavula

Bwoba tosobola kwavula wakili

Nga wewalula naye kyona kyekili sigala ng’omuviinga

Tewali mirembe jebagenda

Kulertera waka ku soosi yo

Oba toli mumativu osanira

Okangule ku voice yo

Sigala ku course yo naye manya

Rise yo Tolemwa kukolerela uganda

Gwe zzimba gwangalyo

Wadde nga boss wo

Teyali wa choice yo

Gwe zanya part yo

Kuba lino gwanga lyo

Chorus:

Yimuka tutambuleeeee

Embeela emalamu amaanyi

Naye topowa tugende

Topowa tutambuleeeeee

Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka

Situka tutambuleeeeee

Embeela emalamu amanyi

Naye topowa tugende

Topowa tutambuleeeee

Amaziga g’okaaba gakaabe

Nga bwotambuulaaaa

END


Related Stories

Loading...

NEWLY ADDED SONGS

Dwell In My Heart
Dwell In My Heart
Chosen family

58 plays | 4 Downloads

My Soul Longs For You
My Soul Longs For You
Chosen family

67 plays | 5 Downloads

Corruption
Corruption
Jhavie Kash

74 plays | 107 Downloads

Fantasize
Fantasize
Ang3lina

75 plays | 38 Downloads

Balance (Remix)
Balance (Remix)
Karole Kasita ft. Ziza Bafana & Queen Bella

219 plays | 283 Downloads

Omweso
Omweso
Zuli Tums

175 plays | 137 Downloads

VIEW ALL

About usAdvertise with usContact usJobsPrivacy • Copyright ©Blizz Uganda 2020

X