Sili Muyembe Lyrics – Rema Namakula

Posted on September 07, 2019
By Editor
  • Share story:
1,111 Views

Lyrics

Read Sili Muyembe Lyrics Below:

Intro:

Olese Ndizi Mu Lusuku, Abulukilileyo
Naye Manya, Ebinonyi bigenda Kumubojogola

Verse 1:
Nawe Lwaki wekunya? (Lwaki wekunya)
Onekwasa’ni bwonosubwa? Songa jempiita
Ndeka abasajja, Batega ngalo
Mbejako nga bangobelela, Mbakambuwalila bansekelela
Mumakuubo emisana, N’ekilo nga bampaana
Silina gwenali nsabye namba, Naye babula ku zimpandika kko
Sibuuza najebasula, Naye ate bandagilila
Nzendaba obongota ,Zukuuka
Bwoba onjagala kyindage, Ojila osumagila balikuyita
(Lyrics by Blizz Uganda)

Chorus:

Sili Muyembe, Nti oba oninda kwengela Olimba
Sili Papali Nti owanula mengevu, Mboona
Nze binemye ebibyo Aah Ahh
Nkulinze Nkoye, Tonkabila nga
Nga bakukubye buusu

Verse 2:

Nze laavu yantebula, Eli esesa
Gwoyagala aba’gayala Uhh Hmm
Nga gwotamatila Ye akukabila
Bwoyoya ekibumba Awo waali
Tekimugana kukutila nte
Nebwewekaza n’omuvuma bambi ,Ate yeyenenya
Ekintu Kyolina Okya kigaaya
Oluli vaawo nga wejusa, Ng’ owooza samanya
Nali nyina okwanguwa, Nze ndaaba ovumbela
Tumuuka, Oleme kwekuba’te gakonde
Nti gunsinze, Gunsingidde ddala
Yeah Eh

Chorus:

Sili Muyembe, Nti oba oninda kwengela Olimba
Sili Papali Nti owanula mengevu, Mboona
Nze binemye ebibyo Aah Ahh
Nkulinze Nkoye, Tonkabila nga
Nga bakukubye buusu

Verse 3:

Mbiwulira nga bakulumiliza ,Simnaya bino
Manya bili, Babijweteka nti ela,
Ndimu kasala luggudo ,Nze’byo tebindya
Manyi wolokoso, Teli magic asiika
Guli mukwano, Gwegwantuka ewala
Tondeka mu mwala, Gwa’bikemo
Mujjuvu, Kujja kunselengesa
Olyoke onenye nze, Onsalile Omusango
Songa bambi, Gwe musobya
Okugalabanja nze nzenna
Gwe sseka Oli byejjusa, Nga nfunye afaayo

Chorus:

Sili Muyembe, Nti oba oninda kwengela Olimba
Sili Papali Nti owanula mengevu, Mboona
Nze binemye ebibyo Aah Ahh
Nkulinze Nkoye, Tonkabila nga
Nga bakukubye buusu.

 End.

-->
X