Omwooyo Lyrics – Sheebah Karungi

Posted on Sep 07, 2019
By Editor
  • Like us on Facebook:
  •      
306 Views

Lyrics

Read Omwooyo Lyrics Below:

Intro:

Omwooyo, omwooyo, omwooyo, omwooyo

Mulondo gutonya matondo

Omwooyo, omwooyo, omwooyo, omwooyo

Danz Kumampesa producer

Omwooyo, omwooyo, omwooyo, omwooyo

Artin Pro,.. bagambe

Omwoyo, omwoyo, omwoyo, omwoyo

Verse 1:

Gwe wegombesa ne’ba malaika

Ku nsi obadde tonalabika

Nange mbadde mu lusilika

Nga naye amaaso siga zibiriza

Kiliza nti, nakutegera nyo

Sselulungi wa b’Afirika

Bamutaba nze, yandibadde ani

Gw’okolera ebisikiliza

Mizila n’amazina

Ani yali amanyi mbu kiliba ku luno

Omwooyo, ka nkukyusize ekiwato

Okimanyi ng’onda nyo nga caterpillar (Kuba guno omwoyo)

 

Chorus:

Omwooyo.. Omwooyo

Omwooyo guno mulondo, baby gu kulondola

Omwooyo… Omwooyo guno gwe nina kabiite

Oluusi gu kulondola baby

Omwooyo.. Omwooyo

Omwooyo guno mulondo, baby gu kulondola

Omwoyo..  Omwoyo guno gwe nina kabiite

Oluusi gu kulondola.. Mwoyo-lolo

 

Verse 2:

Omulondo gutonya matondo

Ggu kwagala wendi wano

Omwooyo mulondo ggu kwagala

Oluusi ne bwenkikesa kye yogelera

Gguno ggu kulondola

Ne bw’oba wekwesa mu nkoola

Ggu kulondola gubanga oguliko enky’okoola

Bw’otambula otukula omalako oli w’amanyi

Amagulu ssebo cardio wa Madhavani

Vvako lyo lilinga ka kolomoni ka kunsula ddalu

What you talk about it? (Kuba gguno omwoyo)

Chorus:

Omwooyo.. Omwooyo

Omwooyo guno mulondo, baby ggu kulondola Bambi

Omwooyo.. Omwooyo guno gwe nina kabiite

Oluusi ggu kulondola baby

Omwooyo.. Omwooyo

Omwooyo guno mulondo, bambi ggu kulondola

Omwooyo.. Omwooyo guno gwe nina kabiite

Oluusi gu kulondola

 

Verse 3:

Gwe-Gwe..  Gwegombesa ne ba malaika

Ku nsi mbadde sinakulaba

Nange mbadde mu lusilika

Nga naye amaaso sigazibiliriza

You are hawt, hawt, kama piripiri

Kye nva sikuvugira ku wiri wiri

Your body too nice, it is a good for me

Onjagaza okusula mu kikiri

You are hawt hawt , hawt hawt , kama piripiri

Kye nva  Kye nva sikuvugira ku wiri wiri

Your body too nice body too nice , it is a good for me

Onjagaza okusula mu kikiri (Kuba guno omwoyo)

 

Chorus:

Omwooyo.. Omwooyo

Omwooyo guno mulondo, baby ggu kulondola Bambi

Omwooyo.. Omwooyo guno gwe nina kabiite

Oluusi ggu kulondola baby

Omwooyo.. Omwooyo

Omwooyo guno mulondo, bambi ggu kulondola

Omwooyo.. Omwooyo guno gwe nina kabiite

Oluusi gu kulondola

 

Outro:

Wabula otukula omalako oli w’amanyi

Amagulu ssebo cardio wa Madhavani

Vvako lyo lilinga ka kolomoni ka kunsula ddalu

What you talk about it? [Jah Live Studios]

END

Make Your Business Known Click here to Add it freely to the largest Ugandan Business Directory


Related Stories

Loading...

NEWLY ADDED SONGS

Nebwentema
Nebwentema
Papa Zapata

34 plays | 9 Downloads

Buligita
Buligita
Fik Fameica

144 plays | 83 Downloads

Mbalaba Bulabi
Mbalaba Bulabi
Lady Titie

104 plays | 25 Downloads

Ninda
Ninda
Zex Bilangilangi

74 plays | 28 Downloads

Uganda
Uganda
Mun G

69 plays | 47 Downloads

Kati Nebwentema
Kati Nebwentema
Gavity Omutujju

143 plays | 153 Downloads

VIEW ALL

About usAdvertise with usContact usJobsPrivacy • Copyright ©Blizz Uganda 2020

X