LOVE SONG LYRICS!
VERSE 1
Nga bwobimanyi nti okugwa mukwano tebakyewala.
Emitima gyisimagana, nga nemibiri tegyikyefuga…
Nkiwa obitegeera, oli bwakugamba, that you all I need.
Mu loud oba kaama message tekyuuka, oh uh oh.
Tongamba nti mission impossible, nziliramu nfune otulo.
Nkwagala nzeka abalala ntya nobagamba..
My semyekozo yanguwa ogye eno, nina nebyokugamba.
Nkwagala nzeka abalala ntya nobagamba..
My semyekozo yanguwa ogye eno, nina nebyokugamba.
CHORUS:
Gimme a vibe of a love song, of a love song, ye eh!
A vibe of a love song, of a love song, Oh baby boy!
VERSE 2:
Nze safuna thirty two ndi mu race.
Gwe yoya am the chef.
Like a kid in a candy shop!
Am the gun, gwe manduso.
You say you love me I love you so.
Bino nja nabilwala…
Say nobody talk talk, on the phone we chat chat, baibe!
O, openinze chapter, biri tunyumye after.
BRIDGE:
Nkwagala nzeka abalala ntya nobagamba..
My semyekozo yanguwa ogye eno, nina nebyokugamba.
Nkwagala nzeka abalala ntya nobagamba..
My semyekozo yanguwa ogye eno, nina nebyokugamba.
Bwoba makelenda nja mira overdose, kubanga binyuma nga drink let’s toast.
Tewenkanika you own your post, bwoy!
Nkiwa obitegeera, oli bwakugamba all you're all I need.
Mu loud oba kaama, message tekyuuka, ooh uh oh!
CHORUS:
Gimme a vibe of a love song, of a love song, ye eh!
A vibe of a love song, of a love song, Oh baby boy!