Kyosaba Lyrics – Chosen Becky

Posted on September 07, 2019
By Editor
  • Share story:
2,210 Views

Lyrics

Read Kyosaba Lyrics by Chosen Becky Below:

Andre on the beat

Verse 1:
Yeah
Darling mbulirako owulira otya okuva lwe wazze?
Olowooza kiki kye nakuwadde nga tekiweze?
Sembera wano mukwano tebatuwulira
Oyagala ka candle nkaleete kemba nkoleeza?
Bwontunulira wa awakyamu wemba ntereeza?
Songako busonzi kyongamba nga nkuleetera
Yeah Abo baagala biyiise ebyabwe bya kijaasi
Bwomusaba ka cake ate aleeta kagaati
Naye nze

Chorus:
Kyosaba kye naleeta
Kyosaba kye ndeeta
Oba ka ssupu kowuuta
Kyosaba kye ndeeta
Kyosaba kye naleeta
Kyosaba kye ndeeta
Oba ka chai nga ndeeta
Kyosaba kye ndeeta

Verse 2:
Nkwagala ddala si byakwetoloola ate
Okuva wansi okutuuka ddala ku mutwe
Bwemba nga neebase n’oluusi nkuloota
Kyova olaba wano buli kyoyagala nkireeta
Omukwano bwegutyo gwokka nze gwe nakuguka
Abo baagala biyiise ebyabwe bya kijaasi
Bwomusaba ka cake ate aleeta kagaati
Naye nze

Chorus:
Kyosaba kye naleeta
Kyosaba kye ndeeta
Oba ka ssupu kowuuta
Kyosaba kye ndeeta
Kyosaba kye naleeta
Kyosaba kye ndeeta
Oba ka chai nga ndeeta
Kyosaba kye ndeeta

Verse 3:
Baibe
Ssi nti omenye tteeka
Tuula wotudde ebigere wolaba woteeka
Ngenda naawe yonna kale ate oba sikuleka
Amasaali gaagano gonna nze nagayiga
Era byolaba bino bya ddala si bya ki China
Ninayo obuboozi tuula awo nkubuulire

Chorus:
Kyosaba kye naleeta
Kyosaba kye ndeeta
Oba ka ssupu kowuuta
Kyosaba kye ndeeta
Kyosaba kye naleeta
Kyosaba kye ndeeta
Oba ka chai nga ndeeta
Kyosaba kye ndeeta

-->

Install Blizz Radio Android App


Google Play


About usContact usPrivacy • Copyright ©Blizz Uganda 2024

X